Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December. News: Waliwo omusirikale wa Uganda Police Force eyakwatiddwa ku katambi nga kigambibwa nti byabadde mu kabuga ke Kibiri ku luguudo lwe Busaabala nga
ON NOW Ekiggunda
Now Playing ยท 150 listening Simba FM Live
ekiggunda show photo

On Air

Ekiggunda

DJ Jet B

8:00 PM - 12:00 AM 8:00 PM - 12:00 AM
News

Abobuyinza bagaddewo essomero e Kayunga lwabutaba nabisaanyizo

June 27, 2024 · Mubiru Ali
Abobuyinza mu Disitulikiti y’e Kayunga wamu nabakungu okuva mu Minisitule y’Ebyenjigiriza bagaddewo essomero lya Buyobe CU Primary School erisangibwa ku kyalo Buyobe mu Gombolola y’e Kayunga lyabutaba nabisaanyizo, abaana okubasuza wansi kwossa nobataba na layisinsi.
Bya Latifah Nalubowa