Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December. News: Waliwo omusirikale wa Uganda Police Force eyakwatiddwa ku katambi nga kigambibwa nti byabadde mu kabuga ke Kibiri ku luguudo lwe Busaabala nga
ON NOW Ekiggunda
Now Playing ยท 159 listening Simba FM Live
ekiggunda show photo

On Air

Ekiggunda

DJ Jet B

8:00 PM - 12:00 AM 8:00 PM - 12:00 AM
News

Ambulance etomedde abantu ku Northern Bypass

June 27, 2024 · Mubiru Ali
Emotoka agafemulago eya Kkampuni ya City Ambulance etomedde booda booda okubadde kutambulira abakuumi ba kkampuni ya Dom Security Company nebamenyeka amagulu ku nkulungo y’e Naalya ku luguudo lwa Northern Bypass.
Ku bano kubaddek abakyala 2 okuli; Agena Suzan 26, Ayiro Teopista 20 n’omusajja omu Tommy ngono yabadde avuga piki piki.
Abasawo ababadde mu Ambulance bawadde abalumiziddwa obujanjabi obusookerwako oluvannyuma nebaddusibwa mu Ddwaliro.
Ambulance eno ebadde evugibwa Wangwe Ivan 38.
Bya Amayiko Martin