Breaking
News: Omusirikale wa Uganda Police Force ngakolera mu kitongole kya Flying Squad mu Albertine Regional Police Headquarters eyakwatibwa ku katambi nga News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya yo tegaana kutinta nokuyigiriza ne leero ekiro ku nnya lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Moses Bekabya yalimba ngamaze nokukuba ebirayiro ngakutte ekitabo ekitukuvu!
ON NOW Emboozi Kafunda Live ▶ UP NEXT Olutindo 7:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 292 listening Simba FM Live
emboozi show photo

On Air

Emboozi Kafunda Live

Kalebule

6:00 PM - 7:00 PM 6:00 PM - 7:00 PM
News

Abawangula ebintu ebyenjawulo mu Neyimbira Byange 2024 bakwasiddwa ebirabo byabwe

June 21, 2024 · Mubiru Ali

Abawanguzi mu Nsi ya Neyimbira Byange 2024 olunaku olwaleero bakwasiddwa ebirabo byabwe mu butongole. Eyakwata ekyokubiri akwasiddwa Piki piki empya ttuku okuva mu Simba Automotives ate n’omuwuliriza omuwanguzi naye nakwasibwa piki piki ye. Eyawangula ettaka okuva mu Century Properties naye akwasiddwa ekyapa kye. Manager Kafeero Solar naye awadde eyakwata ekyokubiri solar panel ejjudde ngeriko ne TV wamu ne ppaasi. Munnamukisa okuva mu bavuzi b’obuggaali mu ssamba egaddi ne Simba naye yewandulidde eggaali empya okuva mu Buffalo Bikes. Ye Pulezidenti wa Neyimbira Byange wakukwasibwa edduuka lye erijjudde langi okuva mu Scity Paints mu Kibuga Luweero.