Breaking
News: Omusirikale wa Uganda Police Force ngakolera mu kitongole kya Flying Squad mu Albertine Regional Police Headquarters eyakwatibwa ku katambi nga News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya yo tegaana kutinta nokuyigiriza ne leero ekiro ku nnya lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Moses Bekabya yalimba ngamaze nokukuba ebirayiro ngakutte ekitabo ekitukuvu!
ON NOW Emboozi Kafunda Live ▶ UP NEXT Olutindo 7:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 364 listening Simba FM Live
emboozi show photo

On Air

Emboozi Kafunda Live

Kalebule

6:00 PM - 7:00 PM 6:00 PM - 7:00 PM
News

Kitalo! Omuvubuka atemyeeko nnyina omutwe e Kanyanya

June 23, 2024 · Mubiru Ali

Kitalo!
Omuvubuka Ssali Samuel 30, yakidde Nnyina Namutebi Florence 60, ngabadde mutuuze w’e Kanyanya namutta. Kigambibwa nti Ssali abadde alina obuzibu ku mutwe era nga yayingidde ekisenge neyesibiramu ne nnyina oluvannyuma namutemako omutwe olwo nalinnya neyekweka mu ceiling ngeno Uganda Police Force gyeyamuggye oluvannyuma lwokweyambisa tear gas wamu n’amasasi.
Bya Kamali James