Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December. News: Waliwo omusirikale wa Uganda Police Force eyakwatiddwa ku katambi nga kigambibwa nti byabadde mu kabuga ke Kibiri ku luguudo lwe Busaabala nga
ON NOW Ekiggunda
Now Playing ยท 205 listening Simba FM Live
ekiggunda show photo

On Air

Ekiggunda

DJ Jet B

8:00 PM - 12:00 AM 8:00 PM - 12:00 AM
News

Dr. Byarugaba agaaniddwa okweyimirirwa ne banne

June 24, 2024 · Mubiru Ali

Eyali Executive Director w’Eddwaliro lya Mulago National Refferal Hospital Dr. Byarugaba Baterana ne banne bwebasindikibwa ku alimanda bakomezeddwawo mu Kkooti evunaana abakenuzi okugezaako okusaba okweyimirirwa. Dr. Byarugaba yakwatibwa State House Health Monitering Unit kubigambwa nti yakozesa bubi offiisi ekyaviirako Gavumenti okufiirwa obuwumbi 6 mu obukadde 300 nga kigambibwa nti basasulira nga ekintu kyekimu emirundi 2.