Breaking
News: Bannakibiina ki National Unity Platform 9 okuli Ssekitoleko Yasin Machete, Patrick Mwase, Sharif Kalanzi, Joseph Muwonge, Abdallah Kintu, Umar News: Pulezidenti wEnsi ya Neyimbira Byange 2026 Zubeda Nalumansi Mukisa aka New Style akwasiddwa Piki Piki empya ttuku okuva mu Simba Automotives, News: Emyaka 33 emabega ku lusozi Nnagalabi Buddo, Kabaka wa Buganda owa 36, Maasomoogi Ronald Muwenda Mutebi II yatuula ku Nnamulondo, eno yensonga
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing · 180 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
Archive

Tag: latest

Abavubuka abatalina mirimu banditufuukira ekizibu essaawa yonna – Kasaija

Minisita w’Ebyansimbi Matia Kasaija avuddeyo nategeeza nti Uganda eyolekedde ekizibu ekitagambika ekyabavubuka obutaba na mirimu, ono ategeezezza nti…

Abakungu ba KCCA 3 bagaliddwa

Omwogezi wa Uganda Police Force Rusoke Kituuma avuddeyo nakakasa nga abakungu b’ekitongole ekitwala ekibuga Kampala ekya Kampala Capital…

Nnaalongo Nabirye eyagobwa mutabani we ku ttaka limudiziddwa

Nammwandu NnaalongoYokosabeti Nabirye 93, omutuuze ku Kyalo Busowobi Bulyangada mu Gombolola y’e Nakigo olunaku olwaleero afunye akamwenyumwenyu Abekitongole…

Ssekikubo avuddewo ne Sipiika Anita Among

Wabadde katemba atali musasulire mu lutuula lwa Palamenti olunaku lw’eggulo Omubaka Theodore Ssekikubu bweyagasimbaganye ne Sipiika Anita Among…

UNRA etandise okumenya ebizimbe ebiri mu road reserve

Ekitongole ekivunaanyizibwa ku nguudo mu Ggwanga ekya Uganda National Roads Authority UNRA kikyagenda mu maaso n’okwerula ensalo z’enguudo…

Ekiteeso kya Lumu mukireeta lwa busungu – Hon. Ssemujju

Omubaka akiikirira Kira Municipality avuddeyo nawakanya ekimu ku birowoozo ebiri mu bbago ly’Omubaka Lumu nategeeza nti kigenda kuteekawo…

Sipiika Among ne Munno mwagala tusooke kubooleza masowaani mu maka gammwe mulyoke muleete amabago gaffe? – Babaka

Ababaka bavuddeyo nebalumiriza Sipiika Anita Among wamu n’omumyuuka we Thomas Tayebwa nga bwebalina kyekubiira ku mabago agaleetebwa Ababaka…

Toddamu kukozesa linnya lya Mirundi twakuzaalukuse – Famire ya Mirundi

Bino bye byakanyiziddwako mu Lukiiko olwagobye Tamale Mirundi Jr mu Kika. 1. Takkirizibwa kuddamu kukozesa linnya lya ‘Mirundi’…

Ivory Tower eggulwawo lwaleero mu butongole

Olunaku olwaleero ekizimbi kya Main Building Ivory Tower ekya Makerere University ekyazzeemu okuzimbibwa olubvannyuma lwokukwata omuliro lwekiggulwawo mu…