Breaking
News: Bannakibiina ki National Unity Platform 9 okuli Ssekitoleko Yasin Machete, Patrick Mwase, Sharif Kalanzi, Joseph Muwonge, Abdallah Kintu, Umar News: Pulezidenti wEnsi ya Neyimbira Byange 2026 Zubeda Nalumansi Mukisa aka New Style akwasiddwa Piki Piki empya ttuku okuva mu Simba Automotives, News: Emyaka 33 emabega ku lusozi Nnagalabi Buddo, Kabaka wa Buganda owa 36, Maasomoogi Ronald Muwenda Mutebi II yatuula ku Nnamulondo, eno yensonga
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 165 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
News

Abakungu ba KCCA 3 bagaliddwa

October 17, 2024 · Mubiru Ali
Omwogezi wa Uganda Police Force Rusoke Kituuma avuddeyo nakakasa nga abakungu b’ekitongole ekitwala ekibuga Kampala ekya Kampala Capital City Authority – KCCA abafumuulwa okuli; Dorothy Kisaka, David Luyimbazi, ne Dr. Daniel Okello bebakwatiddwa era nabatwalibwa mu buduukulu bwa Poliisi obwenjawulo okuli Kira ne Natete okutuusa olunaku olw’enkya bwebanasimbibwa mu Kkooti bavunaanibwe emisango egyenjawulo.
Bya Kamali James
#ffemmwemmweffe