Breaking
News: Hon. Ofwono Opondo alabika tajja kusirika, bwebamugambye nti yadduse mu Ggwanga akiwakanyizza! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya nnantaggwa buwoomi tinta tinta ku abiri mu ettaano. News: Essaza Kyaggwe litandise okujaguza okuwangula ekikopo kyAmasaza, nga wetwogerera kimaze okutuuka ku Mbuga yEssaza mu Ggulu.
ON NOW Olutindo ▶ UP NEXT Simba Sports 8:00 PM - 9:00 PM
Now Playing ยท 108 listening Simba FM Live
olutindo show photo

On Air

Olutindo

Peter Kibazo - Evans Walusimbi

7:00 PM - 8:00 PM 7:00 PM - 8:00 PM
News

UNRA etandise okumenya ebizimbe ebiri mu road reserve

October 4, 2024 · Mubiru Ali
Ekitongole ekivunaanyizibwa ku nguudo mu Ggwanga ekya Uganda National Roads Authority UNRA kikyagenda mu maaso n’okwerula ensalo z’enguudo zimwasanjala mu Ggwanga nga kyatandikidde Wantoni mu Mukono okumenya ebizimbe n’ebintu ebyateekebwa ku Road Reserve nga kati boolekedde Nakawa.
UNRA egamba nti kino kikoleddwa okwerula oluguudo lwa Kampala – Jinja wamu n’okukisobozesa okukola emyala wamu n’ebifo abantu mwebalina okutambulira.
#ffemmwemmweffe