Bino bye byakanyiziddwako mu Lukiiko olwagobye Tamale Mirundi Jr mu Kika.
1. Takkirizibwa kuddamu kukozesa linnya lya ‘Mirundi’ (Linnya lya Famire).
2. Takkirizibwa kuddamu kulinnya mu maka ga Taata we Ssali John Ssembuya (Omusika wa Jajjaawe).
3. Takkirizibwa kuddamu kukolagana n’abaana n’abazzukulu b’omugenzi Yokaana Mirundi (eyali Jajjaawe).
4. Takkirizibwa kuddamu kusalimbira ku nnyumba y’Ekika esangibwa e Kalagala Kaliisizo (webaziika Tamale Mirundi).
5. Tamale Jr n’abaana balizaala tebaliziikibwa ku kiggya ky’Ekika yadde okusalimbirako.
Ani mukyaamu ku bonna?
Leave a Reply
You must be logged in to post a comment.