Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa.
News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu
News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
News
Ssekikubo avuddewo ne Sipiika Anita Among
October 4, 2024 · Mubiru Ali
Wabadde katemba atali musasulire mu lutuula lwa Palamenti olunaku lw’eggulo Omubaka Theodore Ssekikubu bweyagasimbaganye ne Sipiika Anita Among ngamulemesa okuleeta ekiteeso kye nga ye Sipiika ayagala kugenda kukiddako ku ‘order paper’.
Ssekikubo yawaliriziddwa okuyimirira okumala akabanga ngayagala Sipiika amuwe omukisa okwogera ensonga ye.