Breaking
News: Rev. Fr. Achilles Mayanja Ssali nga ye Cathedral Administrator wa Lubaga, yavuddeyo nawa Gavumenti amagezi ku milamwa gwa bulungi bwansi. News: Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni alonze Hon. News: Oooo…..kiikyo kiikyo! Ngokyebuuza nti ekyo kiki? Takula omutwe oyanukule kino
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 370 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM
Archive

Tag: latest

Okuwulira ogwa Ssegiriinya ne Ssewanyana kulwisiddwa lwa Internet

Okuwulira omusango gw’obutemu oguvunaanibwa Ababaka Bannakibiina kya National Unity Platform – NUP okuli Muhammad Ssegirinya ne Allan Ssewanyana…

Ebiragiro ebyateekebwa ku bintu ebiwerako enaku zaweddeko

Enaku 42 ezomuggalo Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni zeyateekawo nga ziwera ebintu ebimu zaggwako ku lwakutaano lwa wiiki ewedde…

Wannyondo wa Kkooti Kirunda avunaaniddwa mu kkooti y’amaggye

Wannyondo wa Kkooti Kirunda Moses olunaku olwaleero atwaliddwa mu Kkooti y’amaggye eya General court-martial e Makindye navunaanibwa omusango…

Mukyala wange yawambibwa – Francis Onebe

Abasirikale abanoonyereza kukuwambibwa kw’omukyala okuva e Muyenga Immaculate Mary Blessing Onebe, bagamba nti kati bagenda kukebera endagabutonde okukakasa…

WANNYONDO WA KKOOTI KIRUNDA ATWALIBWA MU KKOOTI Y’AMAGGYE

Akakiiko okuva mu maka g’omukulebeze w’eggwanga akalwanyisa enguzi n’obukenuzi aka Anti Corruption Unit – State House Uganda nga…

DPP aggyenta mu musango gwa Opiyo

Ssaabawaabi wa Gavumenti avuddeyo olunaku olwaleero nawandiikira omulamuzi wa Kkooti evunaana abakenuzi n’abali b’enguzi nga ayoleka nga bwaggye…

Lukwago alayiziddwa ng’omumyuuka wa Pulezidenti wa FDC

Ekibiina kya Forum for Democratic Change – FDC evuddeyo olunaku olwaleero neyanjulira abawagizi baayo ne Bannayuganda enkyuukakyuuka zeyakoze…

OMULAMUZI AKWATIDDWA LWAKUGIRAYO BANTU MMUNDU

Chief Magistrate wa Kkooti y’e Kapchorwa Brince Teko Lokeris akwatiddwa Uganda Police Force naggalirwa kubigambibwa nti yaggiddeyo ba…

Katikkiro asisinkanye LOP e Bulange

Akulira oludda oluwabula Gavumenti Hon. Mathias Mpuuga wamu n’akulira akabondo k’ababaka ba Palamenti abava mu Buganda, bakyadde embuga…