Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-M7 atuleetera ebizibu atukaka system yAbazungu! Balaam amanye omulimu ggwe! News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II buli lwalabikako eri abantu be liba ssanyu gyereere! News: Mmeeya wa Nansana Municipality Sserunkuuma JohnBosco olunaku olwaleero asisinkanye abasuubuzi bo mu Katale ka Nansana Daily Market, ku Masitowa,
ON NOW Gospel Show ▶ UP NEXT Ebifudde mu wiiki 9:00 AM - 12:00 PM
Now Playing ยท 265 listening Simba FM Live
gospel show photo

On Air

Gospel Show

Prossy Kyeswa

7:00 AM - 9:00 AM 7:00 AM - 9:00 AM
Archive

Tag: latest

Pulezidenti Museveni asiimye abamwagalizza amazaalibwa

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Mwebale nnyo mikwano gyange, obubaka bw’amazaalibwa nabufunye. Nagamba Kasaija (Matia) wano ggyolyabalamu nti bawala…

Tetujja kulinda bya Gavumenti etuyambe – Hon. Kiyaga

Omubaka wa Mawokota North Munnakibiina kya National Unity Platform – NUP Hon. Kiyaga Hillary Innocent aka Dr Hilderman…

Omubiri gwa Ssaabasumba Lwanga guzibbwa lwamukaaga

Omubiri gwa Archbishop wa Orthodox Church, Uganda, The Most. Rev. Metropolitan Jonah Lwanga gwakuleetebwa mu Ggwanga ku lunaku…

Ogwababaka ba NUP guddamu nga 29-Sept

Omulamuzi wa Kkooti esooka e Masaka Grace Wakoli olunaku olwaleero azizzaayo Ababaka ba Palamenti Bannakibiina kya National Unity…

Workshop z’ababaka zisusse – Hon. Among

Omumyuuka wa Sipiika wa Palamenti Rt. Hon. Among Anita avuddeyo nalaga obwennyamivu ku workshops ez’Ababaka ezeyongedde obungi nga…

Njagaliza ntya omuntu amazaalibwa ngatamanyi lweyazaalibwa – Hon. Ssemujju

Omubaka wa Kira Municipality Munnakibiina kya Forum for Democratic Change – FDC Hon. Ibrahim Ssemujju Nganda avuddeyo nawakanya…

Minisita Nabakooba ayingidde mu nsonga z’ettaka e Buliisa

Minisita avunaanyizibwa ku by’ettaka, amayumba n’enkulaakulana y’ebibugamba Judith Nabakooba agenze mu Disitulikiti y’e Buliisa okuyingira mu nkayana z’ettaka…

Ssegiriinya ne Ssewanyana baguddwako emisango emirala 2

Ababaka Bannakibiina kya National Unity Platform – NUP Hon. Ssegiriinya Muhamamd aka Mr Updates ne Hon. Allan Ssewanyana…

Abo abawamba e Guinea babatuwe tubagolole ettumba – Gen. Muhoozi

Mutabani w’omukulembeze w’eggwanga Gen. Muhoozi Kainerugaba; “Singa omuduumizi waffe ow’okuntikko atuwa ebiragiro kitutwalira olunaku lumu nga UPDF okusomesa…