Breaking
News: Bannayuganda abawulira nti Uganda teriimu mirembe mugifulume – Krina Styla
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente
News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya.
Workshop z’ababaka zisusse – Hon. Among
September 15, 2021 · Mubiru Ali
Omumyuuka wa Sipiika wa Palamenti Rt. Hon. Among Anita avuddeyo nalaga obwennyamivu ku workshops ez’Ababaka ezeyongedde obungi nga tezikyabasobozesa nakubeerawo mu ntuula za Palamenti. Awabudde abategeka workshop zino okuziteekayo ku naku za weekendi. #PlenaryUg #SimbaNews https://youtu.be/mUqtfg5NWuE