Njagaliza ntya omuntu amazaalibwa ngatamanyi lweyazaalibwa – Hon. Ssemujju

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Omubaka wa Kira Municipality Munnakibiina kya Forum for Democratic Change – FDC Hon. Ibrahim Ssemujju Nganda avuddeyo nawakanya ekiteeso ekibadde kireeteddwa Hon. Thomas Tayebwa Munnakibiina kya National Resistance Movement – NRM ngayagala Palamenti eyagalize Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni amazaalibwa amalungi ng’agamba nti kiri mu buwandiike nti Pulezidenti tamanyi lunaku lweyazaalibwa nga yakiwandiika ne mu kitabo kye ekya ‘Sowing Mastered Seed’. https://youtu.be/mUqtfg5NWuE
Share.

Leave A Reply