Executive Secretary w’ekitongole kya Departed Asians Property Custodian Board (DAPCB) Bizibu George William addusiddwa mu Ddwaliro e Kayunga oluvannyuma lw’okufuna akabenje ku luguudo lw’e Jinja. Bizibu abadde ava Jinja ngadda Kampala gyabadde agenze okwenyigira mu kuwulira omusango wakati wa Gavumenti n’ebintu by’Abayindi.
Secretary wa DAPCB asimatusse okufiira mu kabenje
Share.