Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 285 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Minisita Nabakooba ayingidde mu nsonga z’ettaka e Buliisa

September 15, 2021 · Mubiru Ali
Minisita avunaanyizibwa ku by’ettaka, amayumba n’enkulaakulana y’ebibugamba Judith Nabakooba agenze mu Disitulikiti y’e Buliisa okuyingira mu nkayana z’ettaka wakati w’abatuuze ne Maj. Gen. Mugisha Fred wamu ne Kaahwa Francis.
Agendedde mu nnyonyi ekika kya nnamunkanga ey’eggye lya UPDF.