Oluguudo lwa Lira – Kamdini lutandise okuddaabirizibwa

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni atuukirizza ekisuubizo kyokudaabiriza oluguudo lwa Lira – Kamdini kyeyakola. Hon. Echweru bwabadde ku mukolo gwokutongoza okudaabiriza oluguudo luno ategeezezza nti Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni ne Gavumenti ye tebakola bizuubizo bya mpewo, nti Pulezidenti Museveni bwakola ekisuubizo akituukiriza.

Share.

Leave A Reply