Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-M7 atuleetera ebizibu atukaka system yAbazungu! Balaam amanye omulimu ggwe! News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II buli lwalabikako eri abantu be liba ssanyu gyereere! News: Mmeeya wa Nansana Municipality Sserunkuuma JohnBosco olunaku olwaleero asisinkanye abasuubuzi bo mu Katale ka Nansana Daily Market, ku Masitowa,
ON NOW Gospel Show ▶ UP NEXT Ebifudde mu wiiki 9:00 AM - 12:00 PM
Now Playing ยท 244 listening Simba FM Live
gospel show photo

On Air

Gospel Show

Prossy Kyeswa

7:00 AM - 9:00 AM 7:00 AM - 9:00 AM

Omubiri gwa Ssaabasumba Lwanga guzibbwa lwamukaaga

September 15, 2021 · Mubiru Ali
Omubiri gwa Archbishop wa Orthodox Church, Uganda, The Most. Rev. Metropolitan Jonah Lwanga gwakuleetebwa mu Ggwanga ku lunaku olw’omukaaga.
Archbishop Lwanga yafiira mu Athens, Greece nga obutaguleeta ku bbalaza kyava ku Gavumenti ya Greece okutegeeza nti erina okusooka okwekebejja obulungi omugenzi ezuule ekyamuviirako okufa.
Vice President Rtd Major Alupo Jesca Rose Epel agamba nti gwakuzzibwa mu ggwanga n’obuyambi bwa Gavumenti ya Yuganda.