Breaking
News: Bannayuganda abawulira nti Uganda teriimu mirembe mugifulume – Krina Styla News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya.
▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 58 listening Simba FM Live

Pulezidenti Museveni asiimye abamwagalizza amazaalibwa

September 16, 2021 · Mubiru Ali

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Mwebale nnyo mikwano gyange, obubaka bw’amazaalibwa nabufunye. Nagamba Kasaija (Matia) wano ggyolyabalamu nti bawala bange baali bagenda kunzita nga zinaweza myaka 100 olwokukola enviiri zaabwe. Kati ndi bulungi kuba enviiri kati bazikola nga maama waabwe.”