Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-M7 atuleetera ebizibu atukaka system yAbazungu! Balaam amanye omulimu ggwe! News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II buli lwalabikako eri abantu be liba ssanyu gyereere! News: Mmeeya wa Nansana Municipality Sserunkuuma JohnBosco olunaku olwaleero asisinkanye abasuubuzi bo mu Katale ka Nansana Daily Market, ku Masitowa,
ON NOW Gospel Show ▶ UP NEXT Ebifudde mu wiiki 9:00 AM - 12:00 PM
Now Playing ยท 241 listening Simba FM Live
gospel show photo

On Air

Gospel Show

Prossy Kyeswa

7:00 AM - 9:00 AM 7:00 AM - 9:00 AM

Ssegiriinya ne Ssewanyana baguddwako emisango emirala 2

September 15, 2021 · Mubiru Ali

Ababaka Bannakibiina kya National Unity Platform – NUP Hon. Ssegiriinya Muhamamd aka Mr Updates ne Hon. Allan Ssewanyana balabiseeko mu Kkooti e Masaka nga bayita ku zoom okubasomera emisango egibavunaanibwa egy’obutemu wabula kibabuuseeko okusanga nga ku fayiro zaabwe kwongeddwako emisango emirala 2 okuli ogwobutujju n’okussa ensimbi mu bikolwa eby’obutujju.