Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna.
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa.
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
Okuwulira ogwa Ssegiriinya ne Ssewanyana kulwisiddwa lwa Internet
September 15, 2021 · Mubiru Ali
Okuwulira omusango gw’obutemu oguvunaanibwa Ababaka Bannakibiina kya National Unity Platform – NUP okuli Muhammad Ssegirinya ne Allan Ssewanyana mu Kkooti Ento e Masaka kuluddewo okutandika olwa yintaneti okubeera nga mbi.