Wannyondo wa Kkooti Kirunda Moses olunaku olwaleero atwaliddwa mu Kkooti y’amaggye eya General court-martial e Makindye navunaanibwa omusango gw’obutemu wamu n’omusirikale w’eggye lya UPDF Maj. Kyatuuka Nelson.
Bano bavunaanibwa okuviirako okufa kwa Majid Mugwanya.
Asindikiddwa ku alimanda mu kkomera e Kitalya okutuusa nga 4 October, 2021.
Leave a Reply
You must be logged in to post a comment.