Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-M7 atuleetera ebizibu atukaka system yAbazungu! Balaam amanye omulimu ggwe!
News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II buli lwalabikako eri abantu be liba ssanyu gyereere!
News: Mmeeya wa Nansana Municipality Sserunkuuma JohnBosco olunaku olwaleero asisinkanye abasuubuzi bo mu Katale ka Nansana Daily Market, ku Masitowa,
DPP aggyenta mu musango gwa Opiyo
September 13, 2021 · Mubiru Ali
Ssaabawaabi wa Gavumenti avuddeyo olunaku olwaleero nawandiikira omulamuzi wa Kkooti evunaana abakenuzi n’abali b’enguzi nga ayoleka nga bwaggye enta mu misango gya ‘money laundering’ gyeyali giguddwa mu Munnamateeka Nicholas Opio.