Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 170 listening Simba FM Live
Archive

Tag: latest

EBYABABAKA BA OPPOSITION OBUTABAAWO TEMUTUBUULIRA – HON. BARYOMUNSI

Minisita Chris Baryomunsi avuddeyo nategeeza Palamenti nti eky’omuwendo gw’Ababaka abessalira abalina okubeera mu Palamenti okuteesa tegwesigamizibwa ku kibiina…

SIRAGIRANGAKO POLIISI KULEKERAWO KUNOONYEREZA – EMILIANO KAYIMA

Ebiriwo mu Disitulikiti y’e Lwengo biraga nti abagambibwa okulya ezamabugo obukadde 10 Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni bweyawa abantu…

Ssaabasajja akoze emikolo ku Muzibwazaalampanga

Enkya ya leero Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II akoze emikolo egikulembera egyakamaliirizo mu kuzzaawo ennyumba Muzibwazaalampanga, Beene…

Maama wa Ssegiriinya aleese obujulizi obulaga nti omwana we mulwadde

Loodi Meeya era Munnamateeka Erias Lukwago; “Ngasobeddwa eka ne mukibira Maama w’Omubaka Ssegiriinya Muhammad yabadde aleese obujulizi obwoleka…

OMUBAKA WA PALAMENTI ALINA OKUWEEBWA EKITIIBWA NGA AKWATIBWA – SIPIIKA

Omukubiriza w’Olukiiko olukulu olw’eggwanga RT. Hon. Jacob Oulanyah avuddeyo nategeeza nti okukwata omubaka yenna kirina kukolebwa omusirikale ali…

TETUGENDA KUDDA MU PALAMENTI, ABA OPPOSITION BAKOMBYE KWERIMA

Ababaka b’oludda oluwabula Gavumenti bavuddeyo nebategeeza nga bwebasizza kimu nga enkuyege obutaddamu kutuula mu lutuula lwa Palamenti lwonna…

Omusumba w’Abalokole awonye okuttibwa e Wakiso

Omusumba w’Abalokole Kendekere Pashi (mu kyenvu) wamu n’omuyambi we basimattuse okuttibwa abatuuze ababadde bataamye obugo nga babalanga okubafera…

Poliisi eyiye abasajja baayo mu Kibuga Masaka

Ebyokwerinda mu Kibuga Masaka binywezeddwa nga abasirikale ba Uganda Police Force balawuna enguudo zonna nga betegekera Ababaka Bannakibiina…

Bad Black tumuyamba kutuukiriza kirooto kye – Victoria University

Victoria University Kampala Uganda evuddeyo nerungamya kubibadde bitambuzibwa mu mawulire nti Shanitah Namuyimbwa aka Bad Black yafuuliddwa ‘Brand…