Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki?
News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
Bad Black tumuyamba kutuukiriza kirooto kye – Victoria University
September 28, 2021 · Mubiru Ali
Victoria University Kampala Uganda evuddeyo nerungamya kubibadde bitambuzibwa mu mawulire nti Shanitah Namuyimbwa aka Bad Black yafuuliddwa ‘Brand Ambassador’ nti sikituufu wabula yaweereddwa kifo kusoma luzungu wamu n’okuyiga okutunda ebintu ku mutimbagano.
Victoria University egamba nti bayambako Bad Black kutuukiriza kirooto kye.