Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 187 listening Simba FM Live

Poliisi eyiye abasajja baayo mu Kibuga Masaka

September 29, 2021 · Mubiru Ali

Ebyokwerinda mu Kibuga Masaka binywezeddwa nga abasirikale ba Uganda Police Force balawuna enguudo zonna nga betegekera Ababaka Bannakibiina kya National Unity Platform Allan ssewanyana ne Muhammad Ssegiriinya aka Mr. Updates okutwalibwa ku Poliisi e Masaka okukola sitaatimenti ku misango emiggya egyabaguddwako oluvannyuma lwokuddamu okukwatibwa nga bateereddwa ku kakalu ka Kkooti.