Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 183 listening Simba FM Live

Maama wa Ssegiriinya aleese obujulizi obulaga nti omwana we mulwadde

September 30, 2021 · Mubiru Ali

Loodi Meeya era Munnamateeka Erias Lukwago; “Ngasobeddwa eka ne mukibira Maama w’Omubaka Ssegiriinya Muhammad yabadde aleese obujulizi obwoleka nti Mutabani we mulwadde tubulage Kkooti. Wabula mweralikirivu nti Kkooti zandigoberera ebiragiro bya Gen. Museveni olwokutiisatiisa kwazikozeeko nebatakiriza mutabani we kweyimirirwa.”