Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 184 listening Simba FM Live

EBYABABAKA BA OPPOSITION OBUTABAAWO TEMUTUBUULIRA – HON. BARYOMUNSI

September 30, 2021 · Mubiru Ali
Minisita Chris Baryomunsi avuddeyo nategeeza Palamenti nti eky’omuwendo gw’Ababaka abessalira abalina okubeera mu Palamenti okuteesa tegwesigamizibwa ku kibiina kya byabufuzi wabula muwendo gwabaliwo. Ono agamba nti nebwekiba nga Ababaka abasigadde mu Palamenti ba National Resistance Movement – NRM bokka oba ekibiina ekirara kasita baba nga baweza omuwendo ogulina okubeerawo olutuula okugenda mu maaso basobola okuteesa.
#SimbaNews
#PlenaryUg