TETUGENDA KUDDA MU PALAMENTI, ABA OPPOSITION BAKOMBYE KWERIMA

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Ababaka b’oludda oluwabula Gavumenti bavuddeyo nebategeeza nga bwebasizza kimu nga enkuyege obutaddamu kutuula mu lutuula lwa Palamenti lwonna nga akabonero alaga obutali bumativu bwabwe olw’ababaka banaabwe Bannakibiina kya National Unity Platform okuddamu okukwatibwa nga bayimbuddwa Kkooti. Bano bagamba nti ekyokulinyirira eddembe ly’obuntu wamu nakukumirwa mu buduukulu nga tebavunaaniddwa kirina okukoma.
Share.

Leave A Reply