Omusumba w’Abalokole awonye okuttibwa e Wakiso

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Omusumba w’Abalokole Kendekere Pashi (mu kyenvu) wamu n’omuyambi we basimattuse okuttibwa abatuuze ababadde bataamye obugo nga babalanga okubafera nti agenda kubafunira obuyambi naddala abalina abasoma nga tebalina mwasirizi.
Bino binadde mu Kasangati Town Council mu Disitulikiti y’e Wakiso.
Bya Ssaabwe Fred Mugabi
Share.

Leave A Reply