Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 1,039 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
Archive

Tag: latest

Wiiki eno tugenda kujjukira baganda baffe abattibwa mu November 2020

Omukulembeze wa National Unity Platform Hon. Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine; “Okutandika n’olwaleero okutuuka ku nkomerero yaayo,…

ABA NUP TWABATEBUSE – CP FRED ENANGA

Omwogezi wa Uganda Police Force CP Fred Enanga; “Abasirikale baffe aba Poliisi e Mbale ne Lira balemesezza ekibinja…

NSABA KKOOTI EWALIRIZE PRISONS ENDEETE MU KKOOTI – HON. SSEGIRIINYA

Munnamateeka era Omubaka omukyala owa Disitulikiti y’e Kampala Munnakibiina kya National Unity Platform Hon. Shamim Malende avuddeyo nategeeza…

NUP yakunze abantu e Lira ne Mbale – CP Fred Enanga

Omwogezi wa Uganda Police Force CP Fred Enanga ngayogera ku byabaddewo e Lira ne Mbale ng’Omukulembeze wa National…

Poliisi e Tororo ezudde emotoka eyabbibwa e Mbarara

Omwogezi wa Uganda Police Force ow’ettundutundu lye Bukedi South Region (TORORO) Mugwe J Moses avuddeyo nategeeza nga Poliisi…

Ab’e Bembe mu Wakiso basimbye ebitooke mu kubo

Abatuuze mu Disitulikiti y’e Wakiso nga bakulemberwamu Bashir Ssimbwa basimbye ebitooke mu binnya ebiri mu luguudo lwa Jembe-Luwano-Mpatta-Bbembe-Buwalula…

Abayingira obufumbo Oweek Twaha Kaawaase abasibiridde entanda ey’okwebazanga ebirungi buli muntu byakoledde munne.

Bino abyogeredde ku mukolo gw’okwanjula e Nkumba, Jane Francis Nalubyayi kwayanjulidde George Mugambe. Oweek Kaawaase awadde ensonga lwaki…

Kitalo! Abantu babiri bafiiridde mu kabenje

Kitalo! Abantu babiri bakakasiddwa okuba nga bafiiridde mu kabenje n’abalala 3 nababuukawo n’ebisago ebyamaanyi oluvannyuma lwamotoka bbiri okutomeregana…

PULEZIDENTI MUSEVENI YAGENDA OKUKWATIRA NRM BENDERA MU 2026 – DR. TANGA DOI

Ssentebe w’akakiiko k’ebyokulonda aka National Resistance Movement – NRM Dr. Tanga Odoi yavuddeyo nategeeza nga Pulezidenti Yoweri Kaguta…