Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 756 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

ABA NUP TWABATEBUSE – CP FRED ENANGA

November 15, 2021 · Mubiru Ali
Omwogezi wa Uganda Police Force CP Fred Enanga; “Abasirikale baffe aba Poliisi e Mbale ne Lira balemesezza ekibinja ky’abantu abababdde bakunganyiziddwa aba National Unity Platform.
Okunoonyereza kwaffe okwesigika kwetwakoze kulaga nti bano baagala kutandikira ku kwatibwa oba okulumizibwa kw’omuntu yenna okwongera amaanyi mu bikolwa byabwe ebitali mu mateeka.”