Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 710 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

NSABA KKOOTI EWALIRIZE PRISONS ENDEETE MU KKOOTI – HON. SSEGIRIINYA

November 15, 2021 · Mubiru Ali
Munnamateeka era Omubaka omukyala owa Disitulikiti y’e Kampala Munnakibiina kya National Unity Platform Hon. Shamim Malende avuddeyo nategeeza ng’Omubaka wa Kawempe North Hon. Ssegiriinya Muhammad aka Mr. Updates bwawandiikidde Kkooti nga yemulugunya kukyokumusibira mu Ddwaliro e Mulago nga tebamuleeta mu Kkooti.
Shamim asabye Kkooti eragire ekitongole ky’amakomera ekya Uganda Prisons Service -UPS okuvuga Omubaka Ssegiriinya aleetebwe mu Kkooti mu bwangu ddala. Wabula Kkooti eragidde ekitongole ky’amakomera okuleeta Ssegiriinya mu Kkooti nga 2/12/2021 okuwulira okusaba kwe okwokweyimirirwa.