Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya. News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing ยท 71 listening Simba FM Live

Poliisi e Tororo ezudde emotoka eyabbibwa e Mbarara

November 14, 2021 · Mubiru Ali
Omwogezi wa Uganda Police Force ow’ettundutundu lye Bukedi South Region (TORORO) Mugwe J Moses avuddeyo nategeeza nga Poliisi mu Disitulikiti y’e Tororo bwezudde emotoka ekika kya Toyota Wish nnamba UBG 703B eyabiddwa e Mbarara nga 12-11-2021.
Emotoka eno ezuuliddwa ku kyalo Buyemba, mu Kayoro Sub-County.