Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 710 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

NUP yakunze abantu e Lira ne Mbale – CP Fred Enanga

November 15, 2021 · Mubiru Ali
Omwogezi wa Uganda Police Force CP Fred Enanga ngayogera ku byabaddewo e Lira ne Mbale ng’Omukulembeze wa National Unity Platform Hon. Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine ngagenzeeyo; “Okukungaanya abantu obeera omenye tteeka. Ebyabaddewo e Lira n’e Mbale kyabadde kyabulabe nga tusinziira ku kirwadde kya COVID-19. Twabadde tulina okubayimiriza mu bunnambiro. Mubuuze NUP lwaki tebakunga bantu nga bagenda ku leediyo zo mu Kampala.
Aba Forum for Democratic Change tukyabalondoola nabo tulabe.”