PULEZIDENTI MUSEVENI YAGENDA OKUKWATIRA NRM BENDERA MU 2026 – DR. TANGA DOI

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Ssentebe w’akakiiko k’ebyokulonda aka National Resistance Movement – NRM Dr. Tanga Odoi yavuddeyo nategeeza nga Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni bwajja okukwatira ekibiina kya NRM bendera ku kifo ky’obwa Pulezidenti mu 2026.
Dr Tanga bino yabyogeredde ku Namagabi Secondary School mu Disitulikiti y’e Kayunga nga beteekerateekera okuddamu okulonda Ssentebe wa Disitulikiti eno anadda mu kifo kya Munnakibiina kya National Unity Platform Ffefeka Sserubogo eyafa kuntandikwa y’omwaka guno.
Dr. Tanga yayongeddeko nti Hon. Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine tasobola kukulembera Gggwanga kuba simulungi nnyo mu byobufuzi.
Share.

Leave A Reply