Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki?
News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
Kitalo! Abantu babiri bafiiridde mu kabenje
November 13, 2021 · Mubiru Ali
Kitalo!
Abantu babiri bakakasiddwa okuba nga bafiiridde mu kabenje n’abalala 3 nababuukawo n’ebisago ebyamaanyi oluvannyuma lwamotoka bbiri okutomeregana bwenyi ku bwenyi mu kitundu ekimanyiddwa Akageti ku luguudo lwa Mbarara – Masaka mu Disitulikiti y’e Kirihura.