Breaking
News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki?
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 716 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Wiiki eno tugenda kujjukira baganda baffe abattibwa mu November 2020

November 15, 2021 · Mubiru Ali
Omukulembeze wa National Unity Platform Hon. Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine; “Okutandika n’olwaleero okutuuka ku nkomerero yaayo, tugenda kuba tujukira banafffe abattibwa mu kunoonya akalulu k’obwa Pulezidenti wakati wa 18 ne 19 November 2020 abantu bwebaali bekalakaasa mu mirembe nga bawakanya ekyokutulugunya nga tunoonya akalulu.
Tekyakoma kwolwo wabula mu naku ezasembayo mukunoonya akalulu batta munaffe Frank Ssenteza eyalinyibwa emotoka y’amaggye.
Mpa ab’enganda zabagenzi, mikwano gyabwe n’abalala bonna ekitiibwa abavuddeyo nebagaana okukozesebwa okuvaayo okulaga nti ffe twaviirako abantu baabwe okufa.”