Breaking
News: Bano tebatumalira budde tebali ku mutindo gwa Ngule. JJ agobye abakontanyi ebibuuzo bibalamye! News: Bano Engule ya Radio Simba bajja kugirojja obulamu bwonna! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa kutinta ne leero girindirire ku nnya ekiro ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga bafaafaagana
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 1,076 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
Archive

Tag: latest

Aba LDU baali benyigira mu bumenyi bw’amateeka – Gen. Muhoozi

Omubeezi wa Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z’omunda mu Ggwanga Gen. David Muhoozi agamba nti abasirikale b’eggye ekkuumabyalo aba…

Abebyokwerinda bebawerekera ente mu Karamoja – Sipiika

Sipiika wa Palamenti Anita Among yebuuzizza engeri ente gyezitambuzibwa okuva mu kitundu ekimu okuzitwala mu kitundu ekirala kiromita…

Abantu 11 bebazuuliddwa ne COVID-19

Ministry of Health- Uganda evuddeyo nefulumya ebyavudde mukukebera ssenyinga omukambwe lumiimamawuggwe oga COVID-19 nga 12 April 2022 nga…

German Federal Police etonedde Uganda Police piki piki 12

Poliisi okuva mu Ggwanga lya Bugirimaani (German Federal Police) olunaku olwaleero etonedde ekitongole kya Uganda Police Force ekya…

Eyalemererwa okuzimba eddwaliro ly’e Lubowa aweereddwa kkontulakiti yakugula mmwaanyi

Ababaka ba Palamenti bavuddeyo nebalaga obutali bumativu bwabwe ku ndagaano eyateekebwako omukono wakati wa Gavumenti ne Uganda Vinci…

Eyafulumya obutaabi bwa Martha Kaya agaaniddwa okweyimirirwa

Omusuubuzi w’omu Kampala Herbert Arinaitwe avunaanibwa okusaasanya ebifaananyi bya Martha Kay / Entertainer ebyobuseegu agaaniddwa okweyimirirwa Kkooti Enkulu…

Omumyuuka w’omuduumizi wa Poliisi alambudde Poliisi ya CPS mu Kampala

Omumyuuka w’omuduumizi wa Uganda Police Force DIGP Maj. Gen. Tumusiime Katsigazi olunaku lweggulo yalambudde Poliisi ya CPS mu…

Gavumenti ekendeeze ku musolo gwa VAT ku masanyalaze

Akulira oludda oluwabula Gavumenti mu Palamenti Hon. Mathias Mpuuga Nsamba avuddeyo nasaba Gavumenti ekendeeze ku musolo gwa VAT…

Abagenze okusisinkana Pulezidenti Museveni e Kibuli tetubamanyi – Kibuli

Director wa Communications, Research and International Relations Dr. Muhammad Kiggundu Musoke okuva mu offiisi ya Supreme Mufti e…