Breaking
News: Bano tebatumalira budde tebali ku mutindo gwa Ngule. JJ agobye abakontanyi ebibuuzo bibalamye! News: Bano Engule ya Radio Simba bajja kugirojja obulamu bwonna! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa kutinta ne leero girindirire ku nnya ekiro ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga bafaafaagana
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 684 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
Archive

Tag: latest

Pulezidenti agumidde ekire ky’enkuba

Press Secretary wa Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni, Lindah Nabusaayi yavuddeyo nategeeza; “HE. Museveni yagumidde ekire kyenkuba ku nkya…

Lwaki mukoma ku boogera ku butwa – Ssaabasumba Ssemogerere

Ssaabasumba Paul Ssemwogerere mububaka bwe obwa Ppaasika agamba nti yewuunya abobuyinza abagaana abantu okwogera kubalungira banaabwe emimbiri so…

Temulya ssente za Parish Model – Ssaabaminisita

Ssaabaminisita Rt. Hon. Nabbanja Robinah Prime Minister; “Abantu ku ludda oluvuganya Gavumenti bayinza okwagala okutaataganya enkola ya Parish…

Ssewanyana ne Ssegiriinya balwadde bayi – LOP Mpuuga

Akulira oludda oluwabula Gavumenti Munnakibiina kya National Unity Platform – NUP Hon. Mathias Mpuuga Nsamba; “Ekitundu kyolwaleero olwa…

Mabiriizi ogira obeera e Luzira todda Kitalya – Mulamuzi

Omulamuzi w’eddaala erisooka owa Kkooti ya Buganda Road Sanila Namboozo yagobye okusaba kwa Munnamateeka Male Mabiriizi nga ayagala…

3 Balumiziddwa mu kabenje ku lw’e Masaka

Enkya yaleero e Nabyewanga mu Lwera waguddewo akabenje, bbaasi ya Kkampuni ya Global nnamba UAX 283A bwebadde egezaako…

Abakirizza batambuzza ekkubo lyomusaalaba

Abakiriza olwaleero bajaguzza obuvumu wamu n’okwewayo kwa Yesu Kulisito nga bakuza olunaku lwa Good Friday. Archbishop wa Church…

Gavumenti esazeemu liizi ku ttaka lya URC – Palamenti

Palamenti evuddeyo neragira Gavumenti okusazzaamu ebyapa byonna ebya liizi zeyagaba ku ttaka ly’ekitongole ky’eggaali y’omukka ekya Uganda Railways…

Lwaki abagwira bemuwa layisinsi ezivuba – Hon. Ttebandeke

Omubaka w’e Bbaale Munnakibiina kya National Unity Platform – NUP Hon Charles Tebandeke, yavuddeyo nategeeza Palamenti olunaku lw’eggulo…