Breaking
News: Bano tebatumalira budde tebali ku mutindo gwa Ngule. JJ agobye abakontanyi ebibuuzo bibalamye! News: Bano Engule ya Radio Simba bajja kugirojja obulamu bwonna! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa kutinta ne leero girindirire ku nnya ekiro ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga bafaafaagana
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing · 475 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM
Archive

Tag: latest

Amateeka ku mmwaanyi galeme kabayigula ttama – Katikkiro

Mu kitambiro ky’emisa ya Ppaasika olwaleero Katikkiro Charles Peter Mayiga agumizza abalimi b’emmwaanyi ku mateeka amaggye agaleetebwa Gavumenti…

Muyimbule abaana baffe ebyokulonda byaggwa – Bazzadde babawagizi ba NUP

Abenganda z’abantu abaawambibwa n’abalala abattibwa mu kalulu ka 2021 kko naabo abakwatibwa bavuddeyo nebawanjagira bekikwatako bayimbule abantu baabwe…

Bannayuganda musigale nga mulima emmwaanyi ebiriwo byakiseera – Katikkiro

Katikkiro Charles Peter Mayiga mu Bubaka bwe ku Lutikko e Lubaga avuddeyo nategeeza nti walabika waliwo ekobaane okulemesa…

Okwetonda ngokoze ensobi kikulu nnyo – Ssaabasumba Ssemogerere

Ssaabasumba Paul Ssemogerere mu bubaka bwe owa Ppaasika asabye abakulembeze n’abantu abamaanyi mu Ggwanga Yuganda abatera okwogera eby’ensimattu…

Pulezidenti yatusuubiza okutukolera oluguudo luno okuva mu 1996 – Batuuze e Nebbi

Emotoka ennettisi z’emigugu ezoolekera mu Democratic Republic of the Congo nga zisimbye lwa kasato olwakatundu akaseerera ku luguudo…

Bwenjogera ku byobutwa n’amaziga gampitamu – Hon. Nambooze

Omubaka wa Mukono Municipality Munnakibiina kya National Unity Platform – NUP Betty Nambooze Bakireke; “Okusaba okunyuma ku kwekyo…

Katikkiro yetabye mu misa e Lubaga

Katikkiro Charles Peter Mayiga n’omukyala wamu n’eyali Katikkiro Joseph Mulwanyamuli Ssemwogerere n’omukyala bebamu kubetabye mu mmisa ey’amazuukira ku…

Uncle wange Kagame ajja ku mazaalibwa gange – Gen. Muhoozi

Omuduumizi w’eggye lya UPDF eryokuttaka Lt. Gen. Muhoozi Kainerugaba avuddeyo nategeeza; “Ndi musanyufu okubategeeza nti Uncle, omuduumizi ow’amaanyi,…

Katonda ye muyinza wabyonna – Pulezidenti Museveni

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Okuva mu kusoberwa kwokufa ku Good Friday okudda mu ssanyu lyokuzuukira ku Easter Sunday…