Bwenjogera ku byobutwa n’amaziga gampitamu – Hon. Nambooze

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Omubaka wa Mukono Municipality Munnakibiina kya National Unity Platform – NUP Betty Nambooze Bakireke; “Okusaba okunyuma ku kwekyo ekyakuviirako obuvune obwolubeerera ku bulamu bwo kyekizibu ekisingayo. Bansabye okwogera ku kuwa abantu obutwa mu Yuganda ekitiisizza buli omu, wabula byenzijukira nga eyasimattuka bikaabya. Ndabye emboozi yange eno emirundi n’emirundi wabula mu maziga.”

Share.

Leave A Reply