Breaking
News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana News: Ssaabawandiisi wa National Unity Platform David Lewis Rubongoya avuddeyo nategeeza nga abebyokwerinda nga bakulembeddwamu Eggye lya UPDF ssaako ne News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano.
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 215 listening Simba FM Live

Pulezidenti yatusuubiza okutukolera oluguudo luno okuva mu 1996 – Batuuze e Nebbi

April 17, 2022 · Mubiru Ali

Emotoka ennettisi z’emigugu ezoolekera mu Democratic Republic of the Congo nga zisimbye lwa kasato olwakatundu akaseerera ku luguudo lwa Nebbi-Goli-Paidha. Abomukitundu kino bagamba nti luno okuva mu 1996 Pulezidenti Museveni azze abasuubiza okulukola wabula nga takituukiriza nga.