Katikkiro yetabye mu misa e Lubaga

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Katikkiro Charles Peter Mayiga n’omukyala wamu n’eyali Katikkiro Joseph Mulwanyamuli Ssemwogerere n’omukyala bebamu kubetabye mu mmisa ey’amazuukira ku Lutikko e Lubaga. Ssaabasumba wa Kampala Archbishop Paul Ssemogerere yakulembeddemu okusaba Missa y’amazuukira ga Yesu Kulisito ku Lutikko e Lubaga. Ssentebe wa LC5 owa Disitulikiti y’e Wakiso, Matiya Lwanga Bwanika y’asomye essomo erisoose mu mmisa ey’amazuukira ku Lutikko e Lubaga.

Share.

Leave A Reply