Breaking
News: Bano tebatumalira budde tebali ku mutindo gwa Ngule. JJ agobye abakontanyi ebibuuzo bibalamye! News: Bano Engule ya Radio Simba bajja kugirojja obulamu bwonna! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa kutinta ne leero girindirire ku nnya ekiro ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga bafaafaagana
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing · 344 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Okwetonda ngokoze ensobi kikulu nnyo – Ssaabasumba Ssemogerere

April 17, 2022 · Mubiru Ali

Ssaabasumba Paul Ssemogerere mu bubaka bwe owa Ppaasika asabye abakulembeze n’abantu abamaanyi mu Ggwanga Yuganda abatera okwogera eby’ensimattu nebyebatalinako mitwe n’amagulu okulabira ku Ssaabalamuzi wa Yuganda Alfonse Owiny-Dollo, baveeyo bunnambiro betonde nga bwebaba bakoze ensobi.