Breaking
News: Bano tebatumalira budde tebali ku mutindo gwa Ngule. JJ agobye abakontanyi ebibuuzo bibalamye! News: Bano Engule ya Radio Simba bajja kugirojja obulamu bwonna! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa kutinta ne leero girindirire ku nnya ekiro ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga bafaafaagana
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing · 343 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Bannayuganda musigale nga mulima emmwaanyi ebiriwo byakiseera – Katikkiro

April 17, 2022 · Mubiru Ali

Katikkiro Charles Peter Mayiga mu Bubaka bwe ku Lutikko e Lubaga avuddeyo nategeeza nti walabika waliwo ekobaane okulemesa Bannayuganda okulima n’okuganyulwa mu kirime ekyemmwaanyi nga bamalibwamu amaanyi olw’amateeka agayisibwa nga gakiwunjukira okugeza eryo eriwa omuntu omu olukusa lw’okugula emmwanyi za Yuganda n’okuzitwala ebweru. Ono agumizza Bannayuganda n’abasaba obutapondooka wabula bongere amaanyi mu kulima emmwaanyi nti bino byonna ebiriwo byakiseera buseera bijja kumala biyite bifuuke olufumo.