Mabiriizi ogira obeera e Luzira todda Kitalya – Mulamuzi

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Omulamuzi w’eddaala erisooka owa Kkooti ya Buganda Road Sanila Namboozo yagobye okusaba kwa Munnamateeka Male Mabiriizi nga ayagala akyuusibwe agibwe mu Kkomera lya Luzira Maximum Security Upper Prison azzibwe e Kitalya Mini Max Prison gyeyali gyagamba nti yaleka asasudde chapati ze za 7000 n’emmere ya naku 10. Mabirizi yakola okusaba kuno kuntandikwa ya wiiki eno.

Share.

Leave A Reply