Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 438 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
News

Gavumenti eyongere okusomesa abantu ku bulabe ku bubenje bw’emotoka z’amafuta – Joel Ssenyonyi

October 23, 2024 · Mubiru Ali
Akulira oludda oluwabula Gavumenti mu Palamenti LOP Joel Ssenyonyi asaasidde nnyo abafamire ezafiiriddwako abantu abafiiridde mu muliro ogwakutte loole yamafuta eyagudde e Kigoogwa. Ssenyonyi asabye Palamenti okufuba okulaba nti Gavumenti eyongera okusomesa abantu bamanye obulabe obuli mu motoka nga zino nga zigudde era wano wasabidde ne Gavumenti okuyamba ku famire ezo ezafiiriddwa abantu baazo mu muliro guno, okuduukirira abalumiziddwa abali mu malwaliro wamu n’abasuubuzi abafiiriddwa amadduuka gaabwe agasirikidde mu muliro.
Bya David Turyatemba
#ffemmwemmweffe