Breaking
News: Bano tebatumalira budde tebali ku mutindo gwa Ngule. JJ agobye abakontanyi ebibuuzo bibalamye! News: Bano Engule ya Radio Simba bajja kugirojja obulamu bwonna! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa kutinta ne leero girindirire ku nnya ekiro ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga bafaafaagana
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 482 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Lwaki mukoma ku boogera ku butwa – Ssaabasumba Ssemogerere

April 17, 2022 · Mubiru Ali

Ssaabasumba Paul Ssemwogerere mububaka bwe obwa Ppaasika agamba nti yewuunya abobuyinza abagaana abantu okwogera kubalungira banaabwe emimbiri so nga yengeri yokka eyinza okubanguyiza okukola okunoonyereza wamu n’okukkakanya abantu.

Ono agamba nti abebyokwerinda balina kusembeza bantu bano babayambeko mu kunoonyereza okusinga okubatiisatiisa.