3 Balumiziddwa mu kabenje ku lw’e Masaka

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Enkya yaleero e Nabyewanga mu Lwera waguddewo akabenje, bbaasi ya Kkampuni ya Global nnamba UAX 283A bwebadde egezaako okuviira Canter nnamba UBJ 648J ebadde eyisizza obubi, evudde ku luguudo neggwa nerumya abantu 3.
Abalumiziddwa baddusiddwa mu malwaliro agalinanyeewo, yo motoka Canter ekwatiddwa wamu ne Ddereeva waayo.
Share.

Leave A Reply